Mumpowe

Edrisah Musuuza

Ntelanga nensoma amawulire nanditegedde ntya
Nti eno ensi yawunga na'dda
Ebinjogerwako mbiwulira nenebuza nti mufangaki baganda bange
Kansoke mbabulire ekyanzijja mukyalo kyewaffe
Ne'jja senga mukibuga eno
Ensonga eyandetta enkulu muzzona
Kwekuteleza obulamu bwange
Wabula newunya nyo nyo nga mutudde
Nemuntesako nga musakanya
Mbu sente zakola ki azonona
Aziwamu bakazi na'kunywa mwenge
Ye no muffa ki no ba dear
Obulwadde obubaluma ndaba nuggu
Nze no nga nina ebilooto byange
Bye najja ntukilize nzire mukyalo
Katti ekibuzo kyenina mikwano jange
Ki kyesikoze kyemwantuma
Ekyo ekibogeza ebigambogambo
Nemundelesa jemuyitta
Nemujja munywerako siggala munwe ku munwe
Njaaye mayilunji ne'mbizzi okwo aah

Katino mundeke (Nze nazze mukusanyuka)
Aa nze Mumpowe (Temunjogeza binjinyo)
Abange mundeke (Nazalibwa kudigida)
Aa nze mundeke (Nobulamu bumpinyo)
Mbagambye Mumpowe (Nze nazze mukusanyuka)
Eeh nze mundeke (Temunjogeza binjinyo)
Abange Mumpowe (Nazalibwa kudigida)
Aa nze Mumpowe (Nobulamu bumpinyo)

Nze nobusungu bunuma ebigambo mujja mwogera
Mwe muletta nentalo wano
Muwuliriza buli kamu temusengejja
Mbewunyanyo ensanji zino
Ebyo ebibozi bya Facebook TikTok mutwale sagala sagaliko
Mbu oyo Kenzo tawasa
Mutima bamenya
Yasigaza bibajjobajjo
Oba mubijjawa ebibozi byemunyumya
Ebitanyumamu wadde yadde
Kyova olaba nemumaddini obutamanya
Buli eyo bubonyabonya omu'Filika
Political nga munyumya
Banji babula emirembe jibula temunyega
Abantu abandinyumiza ebyobwegasi
Mudda mufolloffoto mbu mwana wani
Tunayamba tutya egwanga elijja
Nga enjiri tutambuza yakweyagaliza
Tuli kubutamanya no tubunya ensi
Nga omweru ali muntebe ye akajjadde
Nanti akwanga ka Silla
Nokuba muganda wo
Kyoka gwe nomuwa Gollo
Bwatyo ensimbi naffuna
Obwavu bwebuluma
Ye bwatyo bwakola
Ffe emabegga jettudda
Kuma emwanyi mwofuna ensimbi eyokulya
Kuma abaana bo
Onayazza ekika
Sente munonye
Obulamu bunyume
Nze Mumpowe kuba ndi bilara

Katino mundeke (Nze nazze mukusanyuka)
Aa nze Mumpowe (Temunjogeza binjinyo)
Abange mundeke (Nazalibwa kudigida)
Aa nze mundeke (Nobulamu bumpinyo)
Mbagambye Mumpowe (Nze nazze mukusanyuka)
Eeh nze mundeke (Temunjogeza binjinyo)
Abange Mumpowe (Nazalibwa kudigida)
Aa nze Mumpowe (Nobulamu bumpinyo)

Obudde bwagwawo
Eno ensi edukanyo
Leka wano nenvawo
Nqende nkolle ebilara
Ntumiira abakolera
Atte nga mweyagala nyo
Ensi eno bweba
Tebaguza effudde
Mukwano abanga Kibuuka town egonde
Bwonalobaloba ozzeyo mukyalo
Bwentyo mbadde Musuuza muganda wamwe
Leka ntyo nenja nzilayo kulubimbi lwange

Eeh mwattu kanqende (Ogendanga Odda)
Kansubire muyize (Ogendanga Odda)
Eeh kanqende nfumbe (Ogendanga Odda)
Eeh bwebinajja ndette (Ogendanga Odda)
Kasiita David jjali (Ogendanga Odda)

Eeh mwattu kanqende (Ogendanga Odda)
Eeh kanqende nfumbe (Ogendanga Odda)

Musuuza baaba...
Wewawo wewawo...

Trivia about the song Mumpowe by Eddy Kenzo

Who composed the song “Mumpowe” by Eddy Kenzo?
The song “Mumpowe” by Eddy Kenzo was composed by Edrisah Musuuza.

Most popular songs of Eddy Kenzo

Other artists of Pop